Abatali bannansi abava ebweru nga babeera munda mu Uganda okufuna nnamba z’omusolo, balina okuba n’ebiwandiiko bino. • Ppaasipooti ekyaliko ssaako ekimu ku bino:• Ppamiti y’omulimu ey’abatali bannansi b’amawanga agali mu mukago gw’Obuvanjuba bwa Africa (East Africa) (ssinga eba yamuweebwa) oba• Densite y’eggwanga eri oyo munnansi mu mawanga agali mu mukago gw’Obuvanjuba bwa Africa (East Africa) oba• Densite y’obubudamo eri abanoonyi b’obubudamo.